Luganda news

Gerald Kiweewa tebamusibye lwa luyimba lwa Nantaba ekitufu kikino

Sabiti eno jetulimu olunaku lwali lwa kunna emikutu jebyempuliziganya kwosa ne yintanenti jasasanira amawulire gokukwatibwa kwo’muyimbi wakadongo Kamu Gerald Kiweewa kubyaali bigambibwa nti biva kuluyimba lwa Nantaba lweyayimba.

Wabula ffe nga wano ku Fremer Media twakoze okunonyereza netukizuula nti Gerald Kiweewa oluyimba lweyayimba kumunabyabufuzi nga yaliko minister webyetaka kwosa ne ICT nga era ye mubaka omukyaala akikirira Kayunga Erioda Nantaba. Okusinzira kumawulire getufuna galaga nti Gerald Kiweewa oluyimba luno terwekuusa kukukwatibwa kwe wabula mbu ensonga zivva ku sente mutabani we gwetwategeddeko erya Jemba.

Bryan White was Poisoned, Results from South Africa

Kigambibwa nti mutabani wa Gerald Kiweewa ono yafeera gavumenti nga atadewo sacco eyekimpatiire mweyafunira obukadde 200 nga alimbye limbye nga bwalina abaana bayigiriza ebyalaani era nga bano mbu baali betaaga ebyalaani ebyokukoleerako wabula byawunzika omukulu ono sente azitadde kumumwa nazirya era tewali kyalani kyeyagula.

“Sheebah Must Kneel And Apologize To Me….” Nina Roz Roars.

Wadde nga Gerald Kiweewa yakwatibwa era nga nakati akyaali mumikono jabobuyinza, ye mutabani we Jemba teri amanyi jaali nga namasimu gge gona yagajeeko.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

seventeen − 11 =

Most Popular

To Top