Bwabadde awa ebiragiro ebijja kungeri yokutangiramu ekirwadde ki Covid-19, omukulembeze wegwanga lya Uganda Yoweri Kaguta Museven asazewo okutangira aba Boda boda okutika...
Omubaka mu lukiiko olukulu olwegwanga ate era nga munakisinde Kya people power Hon. Kyagulanyi Sentamu Robert abasinga gwebamanyi ga Bobi Wine avudeyo...
Omuyimbi ate nga yetwala okubera president wa Ghetto omukulu Buchaman avuddeyo neyegaana okubeera munakibiina Kya NRM ekiri mubuyinza. Buchaman agamba nti ye...
Eyaliko munamajje eyaganyuka Maj. Gen Kasirye Gwanga nga ono sabiti jetukubye emabega yadusibwa mu dwaliro lya Nakasero Hospital nga alimumbera mbi, getufuna...
Ebibumbe by’Ebika ebirala musanvu (7) bitereedwa ku luguudo Kabakanjagala. Bino bye bino: Kayozi, Nkusu, Nkerebwe, Obutiko, Ngaali, Enjaza, n’Enjobe. Kati Ebika 33...
Munamajje eyaganyuka Maj. Gen. Kasirye Gwanga addusibwa mudwaliro erye Nakasero nga biwala ttaaka. Okusinzira kuba family ye bategezeza nti omukulu ono yagudemu...
Omukyaala womuyimbi Munene munene Bebe Cool nga ono amanyikibwa nga Zuena avudeyo nalaga omusono gwe nviri ze zagambye nti zimumazeko million emu...
Minisitule y’Ensonga z’ebweru eya Yuganda eri mu kattu lwakukiriza Abantu 3 okuva mu nnyumba emu okukirizibwa okukomawo mu Ggwanga okuva e Florida...
Omuwala enzaalwa ye Rwanda nga ono ye Stella Nandawula nga wamyaaka 29 avudeyo nga alajanira obuyambi oluvanyuma lwokubulwa ekidako nga ali mubuwambe...
Ekibiina ekitaba abasawo ekya Nurses Union in Uganda kivuddeyo nekisiima omusawo Dorris Okudinia eyasindika omulwadde ku kagaali kiromita 3. Okudinia, 26, nga...