Luganda news

Boda Boda ziganidwa okutika abantu.

Bwabadde awa ebiragiro ebijja kungeri yokutangiramu ekirwadde ki Covid-19, omukulembeze wegwanga lya Uganda Yoweri Kaguta Museven asazewo okutangira aba Boda boda okutika abantu okutusa enaku 21 wezinagwerako.

Museveni agamba entambula y’olukale egguddwawo naye erina kutwala makati ga bantu bebatwala mu mbeera ya bulijjo. Entambula mubitundu ebirilaanye ensalo ekyagaddwa okumala ennaku 21 ate bodaboda zakusigaza migugu , ekisaawe ky’ enyonyi nakyo kikyagaddwa nga ne ‘curfew’ akyaliwo.

Kinajukirwa nti wayisewo enakku 75 bukyanga entambula eyolukale eyimirizibwa nga kuluno yakudamu nga enaku zomwezi 4 June.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

one + 18 =

Most Popular

To Top