Luganda news

Zuena alaze omusono gwenviri ze ogwamazewo million 1.2 – Fremer Media

Omukyaala womuyimbi Munene munene Bebe Cool nga ono amanyikibwa nga Zuena avudeyo nalaga omusono gwe nviri ze zagambye nti zimumazeko million emu nemitwalo abbiri.

Zuena yomu kubakyaala babayimbi abatayitwako misono nomulembe wadde nga akuliridde mumyaaka era nenzalo eziwerako (4) naye afanana okuba nga alaga akyaliko.

Zuena  omusono guno yasazewo enviri ze azijje mu lanji enzirugavu bwatyo kwekusamu ebirungo ebyazifudde enjeru.

Gwe otesaki ku musono gwa Zuena guno?

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

2 × three =

Most Popular

To Top