Luganda news

Kasirye Gwanga embera yeyongedde okuba embi asiza kubyuuma Kati – Fremer Media

Eyaliko munamajje eyaganyuka Maj. Gen Kasirye Gwanga nga ono sabiti jetukubye emabega yadusibwa mu dwaliro lya Nakasero Hospital nga alimumbera mbi, getufuna ku Fremer Media galaga nga omukulu Ono bweyaterebwa kubyuuma ebimuyambeko mukusa.

Maj. Gen Kasirye Ggwanga yateereddwa mu kasenge k’abayi mu ddwaliro lya Nakasero Hospital nga tamanyi biri ku nsi.

Owooluganda lwa Kasirye atayagadde kumwogera mannya yagambye nti embeera ya Genero yatabuse ku Mmande mu ttuntu abasawo ne basalawo okumutwala mu kasenge k’abayi era mu kiseera kino assiza ku byuma.
Kasirye yaweebwa ekitanda ku Mmande ya wiiki ewedde ng’alumizibwa nnyo omutwe. Enkeera ku Lwokubiri yalongoosebwa omusuwa gw’omu mutwe ng’omusaayi gwetuzze n’adda bulungi engulu.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

seventeen + 4 =

Most Popular

To Top