Luganda news

Arcade zomu Mbarara nzigule era abayo bakola

Bunaba busosoze oba ebiragiro abasinga byebatategeera? Nze nawe ekibuuzo twebuuza kyekimu. Ebanga eriyise Pulezidenti wegwanga Yoweri Kaguta Museveni yavayo nalagira nga zi arcade bwezitalina kugulawo zonna okujjako “malls’ ekintu abasubuzi abasinga kyebakiriza.

Wadde nga Gavumenti ekyakalambidde ku kyokuggalawo ebizizimbe mu Kampala, era nga abasuubuzi abatagondera biragiro bino bakyawewenyurwa kibooko okuva mu bakuuma ddembe, bo abakolera mu bizimbe byekibuga kya Mbarara bazina gudiikudde.

Emirimu mu arcade za Mbarara gikwagya bukwaku era ebya lockdown bafuma bifume.

Okusinzira kumawulire getufuna wano ku Fremer Media goleeka lwatu nga ebizimbe bino emirimu jabyo wejitambula obulunji awatali ajirinyamu egere era nga bwolengera mukifananyi kino

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

14 + five =

Most Popular

To Top