Luganda news

Omuvubuka yekumyeko omuliro lwa polisi ganira piki ye!.

Omuvuzi wa Booda booda mu kibuga ky’e Masaka Walugembe Hussein 19, yekumyeeko omuliro mu offiisi ya Traffic ku CPS e Masaka ogumutiddewo oluvannyama lw’okwegayirira abasirikale ba Uganda Police Force okumuddiza Piki piki gyebakwata wabula ne berema nga bamusaba emitwalo 10 gyabadde talina.

Walugembe agenze nagula amafuta ga petuloli nagakweka mu jacket nakomawo mu offiisi neyekumako omuliro nga ayagala agiire wamu n’omusirikale eyaremedde piki piki ye wabula ono amwesimatuddeko namuleka nagiiramu yekka.

Bukyanga obulwadde bwa Covid-19 buzinda ensi, mu Uganda Pulezidenti Museveni yasaawo ebiragiro ebikugira aba boda boda okuvuga okususa esaawa kuminemu ezolwegulo era nga kigambibwa nti omuvubuka ono entambula ye eno webajikwatira

Omuvubuka eyese nga bwabadde afanana

­

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

19 − 15 =

Most Popular

To Top