Luganda news

Bobi Wine asimatuse okutibwa polisi.

bobi wine

Omukulembeze wekisinde kya people power ate nga era ye pulezidenti wekibiina kya National Unity Platform owekitibwa Robert Kyagulanyi Sentamu abasinga gwebakazako erya Bobi Wine awonedde watono awalemwa ekere okubuuka okutusiibwako obulabe bamukuuma dembe.

Bwabadde ava mu kooti ye Mbale jabadde agenze kumusango gweyawawabira abekitongole ekikuuma eddembe kwosa ne RDC wekitundu ekyo olwokumugaana okulabikira kumukutu gwa lediyo emu mubituntu bye Mbaale. Bobi wine abadde avvudeyo okuwubiira kubantu obwedda ababadde bamulindiridde kunguudo polisii emulemesezza era nga okukakana amasasi kwosa ne tear gas bikubiddwa.

Bobi Wine bamuwaliriza okuyitira kuluguddo lwa  Gayaza road mukudda mumakka gge agasangibwa e Magere wabula polisi wetuuse mukaffo akaziyivu nga ovude mubisenyi bye Nakweero nemusalako nga mpaawo alaba era okukakana nga emotoka ye ekubiddwa omupiira gwemabega.

Wabula olwemitimbagano jino ejjaja, Bobi Wine atasibwa oluvanyuma lwamuyimbi munne bwebabadde mu motoka Nubian Li okugenda “live” ku mukutu gwe ogwa Facebook era wano orders wezikyuukidde okuvaa wagulu nebalagira aba police okumuleka yeyongereyo.

Also read Ensonga 10 eziwa Bobi Wine enkizo yokufuuka Pulezidenti.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

four + 2 =

Most Popular

To Top