Luganda news

Besigye alangiridde nga bwatagenda kwesimbawo kubwa Pulezidenti.

Okumala ebanga lyemyaaka ejisoba mwa 20, Rtd. Col. Kizza Besigye nga avuganya kuntebe yobwa Pulezidenti wabula nga jona awangudwa, olunaku lwolwaleero avudeyo nalangirana lwatu nga bwatagenda kudamu kwesimbawo kubwa Pulezidenti.

Kino kijidde mukaseera nga bana Uganda betegekera akalulu akokubawo mubanga eryemyeezi 4 joka era nga abasinga bazze bebuuza oba Besigye akalulu anaketabamu mukukwatira bendera yekibiina Kya FDU wabula leero alangiridde nga bwakoye okwesimbawo nga bamuba.

Ensonda ezenjawulo ziraga nga aboludda oluvuganya gavumenti webagenda okwegata bawagire munakisinde Kya people power ate nga era wakibiina Kya National Unity Platform omukulu Bobi Wine wabula Besigye tavudeyo kutangaza kunsonga Eno.

Also read:

Besigye ne Bobi Wine batuse kunzikiriziganya zani agenda okuvuganya Museven mukalulu – Fremer Media

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

three × 2 =

Most Popular

To Top