Luganda news

Eddy Kenzo aguddewo olutalo ku Bobi Wine

Omuyimbi we Uganda Edirisa Musuuza abasinga gwebategera nga Eddy Kenzo avuddeyo lwatu nalalika olutalo kumunakisinde Kya People power ate nga era ye President wekibiina ki National Unity Platform omukulu Robert Kyagulanyi Sentamu nga era amanyikibwa nga Bobi Wine.

Mukatambi akasasanidde kumitimbagano, kalaga nga omukulu Eddy Kenzo alaga obutali bumativu bwe kumunakisinde Kya People power Bobi Wine.

Eddy Kenzo anenya Bobi Wine obutamutwala nga muntu we owomunda nadala kunsonga ezekuusa kubukuku obubadewo wakati wa bawagizi ba Eddy Kenzo kwosa naba Bobi Wine.

Okusinzira ku Eddy Kenzo agamba mri Bobi Wine amujooga nnyo olwokugaana okumudamu messages ze mukutu gwa whatsapp.

“Nze museveni yali ampa million 600, wabula nagaana okuzirya, Kati oyo omusiru Bobi Wine yali ampadeyo wadde nomutwalo’ – Eddy Kenzo

Eddy Kenzo yatisiza tisiza nga bwagenda okuwagira Yoweri Museveni mukalulu akajja era nategeeza nti kino wakukikola mpaka Bobi Wine waligwamu amalala.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

fifteen − 7 =

Most Popular

To Top