Politics

Besigye ne Bobi Wine batuse kunzikiriziganya zani agenda okuvuganya Museven mukalulu – Fremer Media

Okusinzira kububaka bwetufuna wano nga Fremer Media nga buva munsonda zetwekakasa bwongede okulaga nga munakisinde Kya people power Robert Kyagulanyi Sentamu awamu ne Rtd. Kizza Besigye bwebakiriziganyiza kwani agenda okuvuganya Museven mukalulu aka 2021.

Ensonda enekusifu ziraga nga Kizza Besigye bweyayise omubaka mu parliament ate nga yemunakisinde Kya people power omukulu Robert Kyagulanyi Sentamu mumakka ge agasangibwa e Kasangati nebafuna okukiriziganya.

Tutegezebwa nti Kizza Besigye akiriziganyiza ne Bobi Wine nti ye atuuse okuwumula era namusubiza okumuwagira mukalulu aka 2021, Besigye ayongedde nawa Bobi Wine amagezi kungeri jebagenda okukikolamu okusobola okuwangula Museven.

Bobi Wine azenga nga asaba banabyabufuzi abali kuluda oluwabula gavumenti nti begatte basobole okuleeta omuntu omu nga Ono yanesimba ku Museven.

Kizza Besigye yegase ku Mugisha Muntu nga nono yakirizadda kyaguKyagu Sentamu Robert yaba akwata enkasi kuludda oluwabula gavumenti mukwesimbawo era nga okuteseganya kwababiri kwaliwo mu February womwaka guno.

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

five + four =

Most Popular

To Top