Entertainment

Butcherman wakutwaala abamukwata mu court. Fremer media

Omuyimbi ate nga muwabuzi wa pulezident wa Uganda kunsonga ezekuusa kubantu bomu Ghetto omukulu Mark Bugembe avuddeyo natisa tisa nga bwagenda okutwala abamukwata enaku eziyise emabega mumbuga.

Bweyabadde ayogerako ne munamawulire wa Fremer Media, Bucherman yategezeza nga abamukwata bwbamukwata mubukyamu olwokuba ye yali agenda kutasa abo bagamba nti bakulembera oba bayite abantu bo mu Ghetto.

Jebuvudeko bawanyondo nga baliwamu ne polisi bazindako omugoteko gwe Kibumbiro mu zone ye Makindye division era nga kino kyava mulukungana olwalimu abakulu ba KCCA awamu ne RCC Farida Mayanja kwosa nabakul;u mu kitongole ekivunanyizibwa kubutonde bwensi oba kiyite NEMA.

Ekikolwa ekyavirako okusenda amayumba gabantu bano kyaletera Buchaman okuvayo abalwanirire wabula polisi nemulabukirira nemukwata mubwangu.

Buchaman agamba nti mukumukwaata bamukyunya ekintu ekyamuvirako okufuna obukosefu munagumba era wano weyasinzidde nategeza nga bwali owokutwala abakulu bano mumbuga.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

twenty − fifteen =

Most Popular

To Top