Luganda news

Arshburg Katto yatuwadde obusente butono – George Mogul

Abamu kuba bloggers bokumutimbagano ogwa Facebook era nga bebafuna ku sente okuvva ewa General.Muhoozi bavuddeyo nga bakukuluma olwa blogger munabwe Arshburg Katto okubawa obukunkumuka kusente zeyajjayo.

George Mogul nga ono yomu kwabo abalabikira mu list yabamu kubagenda okufuna obuyambi okuva ewa Gen. Muhoozi, avudeyo nga akukuluma bwagambye nti Arshburg Katto sente zeyafuna yazisamu omululu
Ono agamba nti Arshburg yewako millions 2 ezasigala nagabanyako mukwano gwe Ray Supasta million 1, Sesa Bat nadirira ne mitwalo asatu (300000) olwo ate abaliwo nebakola interview babawadde emitwalo kumi buli omu olwo bo abasigalidde nabawa emitwalo abamu etaano(50000) ate abalala ebiri kitundu (25000)

Screenshot

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

ten − six =

Most Popular

To Top