Luganda news

Kitalo !!!Owa LDU akubye asse babiri naye neyetta – Fremer Media

Omu kuba LDU akubye natta owa boda boda nga akozesa emundu ye eyo mukibuga kye Masaka Olunaku lwaleero.

Owa boda boda abadde ayimiridde kumabali gekubo nga alinda omukyaala ono owolubuto wabula olubadde okwagala okusimbula piki piki ye nga omukyala owolubuto atusse beyongereyo, owa LDU Ono asiseyo emundu ye nakuba ebyaasi bibiri nga bino bombi bibakutte.

Owa boda ye afiriddewo wabula ate omukyaala wolubuto ye adusibwa mu dwaliro nga biwala taka wabula naye amazze naffa.

Nowa LDU ono abakubye, asangibwa mukazigo mwasula nga naye akozeseza emundu yemu neyetta.

­

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

5 × 4 =

Most Popular

To Top