Omubaka omukiise wa Lubaga eyomumaserengeta mu paliyamenti ya Uganda Kato Lubwama avudeyo nalangira omukubi wemiziki Khalifa Aganaga nga ono atunulidde okujja okumwesimbako mukiffo kyobwa MP mukalulu kabona aka 2021.
Bweyabadde ayogerako nebanamawulire, Kato Lubwama yategezeza nti Aganaga akyaali mutto mubyobufuzi era tanaba kuyiga kunaaba awamu nokweyonja nga omuntu!.
Kato Lubwama yayongendde nategeza nti Aganaga akyalimu obuto bungi era nga akyawunya nenganto mbu tanatuusa bisanyizo kufuuka mubaka mu parliament.
Wabula Aganaga ye mukwewozako yategezeza nti Kato Lubwama aleme kubeera mutittizi akalize bagenda mukalulu.
Also Read: Bobi Wine tatudde atadde abakakiiko kubyokulonda kuninga.