Luganda news

Kahinda Otafiire awagidde Rukutana kukyokuba abantu amasasi!

Minisita akwasaganya ensonga zebyobulamuzi awamu namateeka Maj. Gen. Kahinda Otafire avuddeyo nawagira ekikolwa ekyakolebwa mukwano ate nga  ono yali Deputy Antony General Mwesigwa Rukutana, jebuvudeko eyasika kumukuumi we emundu najikuba mubali tebamuwagira mukamyuufu ke kibiina kya NRM akaliyo sabit ewedde.

Bwabadde ayogerako nomukutu gwa lediyo ogwa CBS fm, Kahinda Otafiire ategezeza nga Rukutana bweyakola ekikolwa ekitufu ekyokukuba mubantu amasasi nga agamba mbu yali yetaasa!.

CID Director Grace Akullo takes over Rukutana gun case - Daily Monitor

Kahinda Otafiire ategezeza nti nebweyandibadde ye yandikozeseza omukisa gwegumu nakuba amasasi nga agamba mbu abawagizi abamu bayitiriza nnyo obujoozi eri ye bayise ababalwanirira.

Minister Mwesigwa Rukutana arrested - Eagle Online

Wadde nga ekikolwa ekyo kimenya mateeka, Kahinda Otafiire ategezeza nti tewali teeka lyabaddewo likugira Rukutana okukozesa emundu okukuba mubantu wadde nga bbo tebabadde nakiisi kyona.

Kahinda Otafiire yayongedde nategeeza nti abantu Rukutana beyakubamu amasasi bali bakiise emotoka yabwe mukubo eridda ewa Rukutana ekintu ye kyalambise nga nti abantu bano bali bategese obulumbaganyi kubulamu bwa Rukutana.

Also Read: President Yoweri Kaguta Museveni Replies Bobi Wine ” I am not from Rwanda”

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

11 − 9 =

Most Popular

To Top