Abazannyi 5 beeyanjudde mu National Unity Platform UgandaNUP
Transfer Updates
Abazannyi 5 beeyanjudde mu NUP
National Unity Platform yeeyongedde okubangulwa enkya ya leero nga beetegekera NRM, FDC, DP eza Museveni mu luzannya olusembayo mu kusunsula abaneetaba mu z’akamalirizo eza 2021
Leero abasambi bataano beegasse ku ttiimu nga bano bavudde mu NRM. MPs John-Baptist Nambeshe, Patrick Nsamba, David Kalwanga and Francis Zzaake and Latif Ssebagala
Omutendesi Bobi Kyagulanyi ategeezezza ab’amawulire oluvannyuma lw’okwanjula ttiimu eno nti ku bazannyi abali mu kutendekebwa e Kamwokya agenda kulondako abaneegatta ku ba pulofesono 15 abagenda okwegatta ku ttiimu mu nkambi egenda okutalaga Uganda yonna mu campaign nga beetegekera General elections.
Wabula Bobi Wine asudde abasambi Kasiano Wadri ne Hon Paul Mwiru lwa buvune.
Stella Nyanzi amusikizza Shamim Malende agusambira mu mu People power