Harry Kazibwe afulumiza oluyimba lwe olwa Wardrobe.
Omuyimbi Harry Kazibwe eyayatikirira enyo mukayimba ka Kyanoga, natte afulumiza oluyimba lwe olulala nga luno alutuumye Wardrobe.
Harry Kazibwe okuyimba luno oluyimba kidiridde akabanga kabadde amaze nga takyafulumya nyimba okumala emyeezi etaano bukyaanga afulumya oluyimba lwa Kyanoga.
Bwetwayogedeko naye Harry Kazibwe yatutegezeza nti ebanga lyamaze nga tanaza kukayimba ke aka Kyanoga libadde limala era nga agamba nti nekirwadde ki Covid-19 nakyo kimuletedde obutafulumya nyimba olwensonga ziba tezikola sente.
Harry Kazibwe yayongeddeko nti alina enyimba ezenjawulo zasubira okuta mukabanga akatono okuva Kati ate nga azikoledde muba puloduusa abalunji
Akayimbe ke aka Wardrobe kagenda bwekati ”
Kyali mu wardrobe nonya kagoye kujjaaaaa
Ndi mu wardrobe nonya kagoye kujjaaaaaa
Kyali mu wardrobe nonya kagoye kujjaaaaaa
Ndi mu wardrobe nonya kagoye kujjaaa …….
Kubyemu 👗 dress ya blue omwagarwa simanyi oba ajagala,oba nesale patra naye alabiika ayagala ntantantara.atwara ku date anti weekend atwarako Out but now am confused webinagaana nesare night.naye nga tovawo awo beera awo ononsonyiwa kumpewo.u make more’
Akayimba Kano aka Wardrobe kawezeza omuwendo gwanyimba Musanvu (7) zeyakayimba.
Listen to Wardrobe by Harry Kazibwe
Download all Harry Kazibwe songs here harry-kazibwe
Also read: BOBI WINE WRITES TO KABAKA ASKING FOR SUPPORT IN 2021 PRESIDENTIAL ELECTIONS