Luganda news

Museven asazizamu okugulawo zi arcade.

Pulezidenti Museven avudeyo nayimiriza entekateka zokugulawo zi arcade 48 ezabadde zikirizibwa okugulawo.

Museven agamba nti okugulawo balina kusooka kufuna alipoota okuva mu ba cabinet ministers nakakiiko akatekebwawo okunonyereza kumutindo gwazi arcade zino

Arcade zino zagalwawo oluvanyuma lwebiragiro bya Pulezidenti Museven byeyawa nekigendererwa ekyokutangira ekirwadde ki Covid-19 ekyanzindako ensi yona.

Kuntandikwa ya week Eno, arcade eziwerera ddala 48 zabadde zikirizibwa okugulawo nga bwebalinda endala 200 nazo zigulwewo wabula Pulezidenti Museven entekateka zino azirinyemu eggere.

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

seventeen − six =

Most Popular

To Top