1.Zaake Francis awadde Kiweewa ne Evans ebaasa. -Fremer media
Omubaka akikirira Mityaana municipality mu parliament ya Uganda owek. Zaake Francis yagabidde abayimbi okuli Gerald Kiweewa kwosa ne Chris Evans amabaasa omwabadde ettu lyakavangata.
Kino kyadirirdde abakulu bano enyimba zebaakola nga zombi zirimu amanya gomukulu ono Zaake Francis, Gerald Kiweewa nga ono wamu ne Dina Rukoti bayimba akayimba kebayita Nantaba era nga luno kiteberezebwa okuba nga lwerwavirako kanaluzaala wokukwatibwa jebuvuddeko.
Omubaka Zaake Francis yasose kuyita muyimbi Chris Evans namukwasa kavangata noluvanyuma kwekuyita Gerald Kiweewa naye namukwasa ettu lye.
Also read: State drops charges on Francis Zaake
Omubaka Zaake Francis nga ono asubirwa okudamu okuvuganya mukalulu komubaka owa palyamenti edako mu 2021, ayise mukunyigirizibwa okutagambika nga kinajukirwa bwerwali bweruti nga 13/August/2018, omukulu ono yatulugunyizibwa wamu nomubaka we Kyadondo eyobuvanjuba Robert Kyagulanyi Sentamu bwebaali bagenze okunonyezako omubaka Kasiano Wadri akalulu, nga era nejjo lyabalamu Zaake Francis yatulugunyizibwa olwali bigambibwa nti yamenya ebiragiro byabyebol=bulamu bweyagabira abantu be Mityaana emmere.
Also Read: Kassiano Wadri finally betrays Bobi Wine.
Omuyimbi Chris Evans musanyu eringi, yebaziza omubaka Zaake Francis era namusubiza okumubererawo mukalulu kaboona.