Luganda news

USA etadde akazito ku Museveni kubyokulonda kwa 2021. – Fremer Media

Abawola awamu nokugabirira uganda sente bayite ba ‘donors” balabudde govt nti tebalowooza ku kyakusazamu kalulu ka 2021 nga bekwasa obulwadde bwa COVID 19 .
Bino bwebyagudde Yoweri Kaguta Museveni nga ono ye Pulezidenti wegwanga lya Uganda mu mattu kwekulagira ssaabawolereza wa govt William Byaruhanga awandiikire akakiiko akakola kubyokulonda oba kayite ‘Electoral commission’ kagende mu maaso nentegeka zakalulu kabona aka 2021.

Ebyo nga bikyali awo, ye Munakisinde Kya people power ate nga mukiise mulukiiko olukulu olwegwanga omukulu Robert Kyagulanyi Sentamu oba muyite bobiwine yakoze ekyukakyuka mu ggye lye erya Fire base army nga bano bebavubuka abamuyiliwo omubiri mu bubi ne bulungi nga akyaali mu nsiike yomuziki awamu nebweyayingira ebyobufuzi. Abamu kuba offiisa abakyusidwa mwemwabadde alikurila Dr ndubuga Kennedy yakobo nga kati yasikiddwa Shafi Adams ,namyukibwa Rukundo Shifra,abalala abawereddwa ebiffo ye MC pest,jessica lilian sanchez,sanchez soecioza,ne infinity nga yakulila ebyempuliziganya.

Bobi Wine bweyali ayogerako eri banamawulire nga akuba tocci mubigambo bya Museven byeyayogera mukwogerakwe okwaliwo sabiiti ewedde, Bobi Wine yategeza Museven avve mukwebuza buza alangirire oba akalulu ka 2021 kanabawo, Bobi era yakozesa akakisa kano nategeza nga bwakyaali mulwokaano olwokwesimbawo kubwa Pulezidenti wegwanga elya Uganda era nasambajja ebyabadde byogerwa nti yattidde nabijamu enta.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

3 × 1 =

Most Popular

To Top