Luganda news

Police eyise ababadde mulukungana lwaboludda oluvuganya gov’t okugenda okwenyonyolako.

Poliisi ya Uganda eri mukikwekweto ekyokufefeta buli munabyabufuzi alikuludda oluwakanya gavumenti nga yetabye mukwegata kwenjuyi zebyobufuzi ebiri okubadde banakisinde Kya people power nga kino kikulirwa Robert Kyagulanyi Sentamu abasinga gwebamanyi nga Bobi Wine nga kuno kwosa Dr. Kizza Besigye Kifefe.

Enkya ya leero aboludda oluvuganya gavumenti bakedde kunganira ku woteri ya Floral mu Wakiso wabula Poliisi nerulumba nga terunagwa okuluyimiriza.

Okusinzira ku Polisi egamba nti ababadde mulukungana luno balina okuvayo benyonyoleko.

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

3 + 18 =

Most Popular

To Top