Sports

Premier league ekomekerezebwa leero.

Liigi ya bungereza eya premier league olunaku lwolwaleero ewunzikibwa era emipiira jona lwejiweddeyo nga ttimu ezenjawulo zoleesa amaanyi mukujiwunzika.

Wadde nga bwetutukidde olunaku lwolwaleero nga premier league yawangulwa dda ttimu ya Liverpool, tulina ebyenjawulo byetujirabyeemu.

Team okuli eya Bournemouth kwosa Watford teziwonye kyambe era nga zino tezigenda kuzannyira mu league eno mu sizon eddaka eya 2020/2021.

Bwegiti emipiira bwejiwedde nga league

Leicester City 0, Manchester United 2 (NBC)

West Ham 1, Aston Villa 1 (NBCSN)

Chelsea 2, Wolves 0 (USA)

Arsenal 3, Watford 2 (Golf Channel)

Everton 1, Bournemouth 3 (CNBC)

Burnley 1, Brighton 2 (NBC Sports Gold and Peacock)

Crystal Palace 1, Tottenham 1 (NBC Sports Gold and Peacock)

Manchester City 5, Norwich City 0 (NBC Sports Gold and Peacock)

Newcastle United 1, Liverpool 3 (NBC Sports Gold and Peacock)

Southampton 3, Sheffield United 1 (NBC Sports Gold and Peacock)

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

2 × 1 =

Most Popular

To Top