Sports

Inter Milan Elamuza Alaba Owa Bayern

David Alaba Omuzibizi wa Bayern Munich esambira mu liigi ya Bugirimamani attunda nga kekki.Kino kidiride Inter Milan eguzannyira mu liigi ya Yitale okuyingira olwokano lwa tiimu ezetaaga omusambi ono asamba namba ssatu nga kuliko Manchester City eye Bungereza, Real Madrid ne Barcelona eze spain.

Alaba enzalwa eye Austria agamba ayagala tambulamu olwokuba omutendesi we ku Bayern gwe bayita Hans Flick yamukyusa namuja mu namba  Saatu jasinga okwagala ,namuza mu namba nnya.

Mu namba satu yamuskiza Alphonso  Davies enzalwa ya Canada ngera ono omuvuba agizannye bulungi, ekintu ekyongede okendeza emikisa gya Alaba okudamu ojizannya.

Alaba omwe myaka 28, abalirilwamu obukadde bwa Euro zabulaaya 60. Yegaata ku Bayern Munich mu 2008 nga ava ku Austra Wien munsi jazalwa.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

6 + eleven =

Most Popular

To Top