Entertainment

Omuwala Fefe Busi gweyasiiga sirimu avudeyo nga alajaana. -Fremer Media

Omwana wobuwala gwetutegeddeko erya Leilah yavudeyo nga alumiriza omuyimbi wa Rap amanyikibwa enyo nga Fefe Bussi okumwebakako namufunisa olubuto ate noluvanyuma namusiiga sirimu.

Okusinziira kububaka bweyatadde kumutimbagano gwe ogwa Facebook, yategezeza nti besaaga ne Fefe Bussi kukabaala kebayita H20 bar akasangibwa e Kololo oluvanyuma namutwaala jasuula mu apartment fefe Bussi jasula ku Salaama Road nga Eno jebegadangira.

Okusinziira ku Leilah agamba nti yakizuula luvanyuma nga afunye olubuto mumuyimbi Ono ate nga tekikoma kulubuto wabula nakizuula nga afunye ne sirimu.

Wabula oluvanyuma lwa kabanga akagere obubaka buno yabujeyo kumutimbagano gwe oluvanyuma neyesamba byabadde ataddeyo nga agamba nti waliwo eyayingidde mu mumukutu gwe ogwa Facebook nabitekaayo

Team yaffe wano ku freFre Media netegeffu okukola okunonyereza okusingako wano kunsonga eno

Leilah ayogerwako yono wansi

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

5 × four =

Most Popular

To Top