Sports

Mancity ekubye ttimu ya Liverpool goals 4:0!.

Omupiira ogwabadeyo akawungezi akayise wakati wa Manchester City ne Liverpool fc gwawunzise banyinimu aba Manchester City bawangudde abawangula ba Season eno goals 4:0, era nga gwabadde kukisaawe kya Manchester City.

Okusinzira kubawagizi ba ttiimu ya Liverpool okuwangulwa bakutadde kubazanyi okuba nga bazanye tebefiirayo olwokubanga kyebandibadde balwanirira baali bamaze okukifuna nga kuno kwogata nokuba nti babadde mukujaguza okunji ekiretedde nabandi okulowoza nti oba banyweede nnyo emyenge nga bejaguza olwemyaaka 30 gebamaze nga tebakwaata ku kikoopo.

Ttimu ya Liverpool nga Eno yeyawangudde ekikopo Kya premier league owomwaaka 2019/20 nga era okukiwangula kyadirira okuba nga baali bakukumbye obubonero obuwerako obwajiwa enkizo okuwangula ekikopo oluvanyuma lwa ttimu ya Chelsea okuwangula Manchester City

Team ya Liverpool nga eyanirizibwa mukisaawe Leero 

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

fifteen + one =

Most Popular

To Top