Jose Chameleon ayisiza mu producer Baur empi.
By
Posted on
Omuyimbi Joseph Mayanja abasinga gwebayita Jose Chameleon alimukatu oluvanyuma lwebigambibwa nti yakubye producer Diggy Baur
Okusinzira kukatambi akasasanidde kumikutu jimugata bantu, kalaga nga producer Baur bwakambuwalidde ennyo omuyimbi Chameleon nga amulanga kujja ku studio ye namukuba namwasa engalo kwosa nokukuba omu kubaana babadde ayigiriza obwa producer.
Baur era mukatambi kekamu yalangidde Chameleon okubera omulogo nokubera nebyokoola, kwosa nokumulangira obutamusasula.