news

Herman Basudde bagenda muzanyamu firimu.

Family yomugenzi Herman Basudde evudeyo netegeza nga bwegenda okuzanya firimu mubulamu bwomugenzi ono.

Aisha Nakito nga Ono ye namwandu womugenzi Herman Basudde avudeyo nasaba wabewo abamukwatirako asobole okuzanya firimu mubulamu bwomugenzi ono.

Herman Basudde ajukirwa nnyo nga omu kubayimbi abaali abamanyi mukuyimba enyimba ezaali zikwata kubulamu bwabantu nga zino zakika Kya kadongo kamu.

 

Herman Basudde omugenzi obulamu bwe mukuyimba lwaali nga lugero omuto nomukulu lweyandisanye okumanya era wano family ye weyasinzidde okwagala okumuzanyamu firimu.

Herman Basudde

Omugezi Herman Basudde, Fred sebata kwosa nomugenzi Livingston Kasozi

Omugenzi Ono yaffa mumwaaka gwa 1997 era nga ajukirwa nnyo olwenyimba zze okuli Enimiro yokubuganga, Bus Dunia, mukyaala mugerwa, Eggwala nendala nyinji

Maama womugenzi Herman Basudde yomukubakyamukiridde olwafunye kumawulire gano era nategeeza nti kino kyekimu kubintu byabadde tasubira mubulamu bwe.

Maama wa Basudde

Also Read: Gerald Kiweewa tebamusibye lwa luyimba lwa Nantaba ekitufu kikino

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

5 × 4 =

Most Popular

To Top