Luganda news

Ebipya bizuuse kubyokulumba offisi za NUP.

EBIPYA KUKYALI MULULUMBA LWA OFFICE ZA NUP,,SAFE YA SENTE TEBAGILABA,EKINYA WANSI BOBIWINE MWEYEKWEKA TEKYALABIBWA.

Oluvannyuma lwa general mu majje okulabula museveni nti singa tatware bigambo bya bibiwine byaze awanda emirundi egiwera ebintu biyinza obutabera bilungi namuwa amagezi obutamukiliza kubera na sente.
Mubyasalibwawo kwekuteka bambega mu banka zonna ,company za ma simu nemukibuga okulamba ani amuwa sente nokulondoola ebyenfuna bye.
Kigambibwa nti babulira museveni ku seefu ya ssente eyekyuma bobi wine gye yagula nga atandise okutunda card za NUP gye buvuddeko wabula amajje gagezako okunonya weli nebabula . Kigambibwa nti bobiwine naye yali yeekengera dda govt okumuzinda nga tayinza kumalagaleka ssente zakibiina nnyingi e kamwokya nti era naye olwagituusa nebasamu sente era nagitwara mu kiffo ekitamanyidwa. Sente zoona eza card ezitundibwa ne ziva ebweru bwezimala okubalibwa nga zitwalibwa mu safe eyo etamanyidwa gyeli.
Office za NUP bwezalumbibwa abajjasi nebatandika okwogera nokubuza nti seefu eriwa,nga kilabika basooka kutemezebwako abamu ku befula abali ne nup wabula nga bambega era bano bebazangayo ebyama bbuli ekyali kikolebwa e kamwokya mu offisi.
Kigambibwa nti nabuli kati aba security bakyabuza wa bobiwine weyabulira nebatamukwata,..ensonda kigamba nti bobiwine bweyatema yagukira mu kisenge ekyekusiffu nga omwo mulimu ekinya kiyite banker ekyasimibwa wansi nga kiguka emanju wa offisi zekibiina era kyekyo lwaki teyakwatibwa nga bwebali balagidwa omunene wa statehouse.

Also Read: Dressing Styles Of President Bobi Wine Wife Barbara Bobi Itungo

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

ten + five =

Most Popular

To Top