Luganda news

Byabakama sikwesiga- Bobi Wine

Munakisinde Kya people power nga ate mubakaba mu paliyament owe Kyadondo East omukulu Robert Kyagulanyi Sentamu avudeyo nalalika  akulira akakiiko kubyokulonda omukulu Byabakama, nti tamwesiga.

okwogera bino asinzidde kumukutu gwa terefina emu mu Uganda bwabuzibwa oba yesiga akalulu akategekebwa Byabakama, Bobi Wine ategezeza nti ye teyesiga Byabakama wabula ye yesiiga bana Uganda.

Ayongedde nategeza nti Byabakama yakyaalira Museven mu state House entebbe nalyoka avaayo nebiragiro kungeri yokutegekamu akalulu ka 2021.

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

one × one =

Most Popular

To Top
advanced-floating-content-close-btnFortebet banner
advanced-floating-content-close-btn" rel="noopener" target="_blank">Fortebet banner