Breaking: Pastor Yiga finally announced dead!
By
Posted on

Omusumba Yiga Augustine owe Kawaala ate nga yabadde akulira onukutu gwa Telefina ogwa ABS, kyadaki alangiridwa nti afuude.
Kino kidiridde amawulire agasoka okufuluma ku macha agakeesa olunaku olwokutaano agaali gamubika wabula mutabani we yavaayo nakakasa nga kitaawe bweyali akyaalimu akaasa wabula nga asiza kubyuuma.
Ekiro kyolunaku olwolwaleero omukutu gwa ABS tv gukakasiza nga pastor Yiga Augustine bwafudde.
Wano ku Fremer Media tutuusa okubagiza kwaffe eri family nabenganda kwosa nemikwano
#kitalo
Also Read
