Bana Uganda abalala 92 bakomezebwawo
By
Posted on

Bannayuganda abalala 92 ababadde basiranira e Bungereza, Ireland ne Iceland olw’ekirwadde kya #COVID-19 bekomezeddwawo olunaku olwaleero nga era baaniriziddwa ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe
Nga omu ku kaweefube wa Gavumenti okuzza Bannayuganda abali mu bitundu by’ensi eby’enjawulo.
