Luganda news

Abitex azemu okulwana ne Fullfigure

FULL FIGURE AZZEEMU OKUTABUKIRA BAJJO NE ABTEX
Full Figure alidde matereke ne Abtex wamu ne Bajjo ababadde bakubye olukung’aana Ku Pope Paul mu Ndeeba nga bogeera ku kyokuggula ebivvulu byabwe.

Ono atuuse nga olukiiko lukomekeresebwa bw’atyo Bajjo olumukubyeko emunnye nadduka bwatyo n’agwira Abtex n’amugamba lwaki bekubya enkug’aana nga tebazikiriza.

Ono abalangidde ssente omukulembeze zazze abawa nga balya ate kati webalabye okuba olukung’aana nga bemulugunya.

Abitex

Abitex azze agugulana ne Fullfigure era guno sigwemulundi ogusose nga abakulu bano bombi balwanagana era kunsonga zokwawukanya mubibiina byebawagira.

Also Read:Abex Calls Bobi Wine a Hypocrite as he Expresses his Disappointment in the MP

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

one × 1 =

Most Popular

To Top