Luganda news

Abasawo bekinansi abafere ngenda bekolerako – Kapompo

Sabalungamya wabasawo bekinansi mu Uganda omukulu Badru Kapompo avuddeyo nayoleka enyiike olwabeyita abasawo bekinansi abakakana kubantu nebabafera sente kwosa nokubaletera okukola byebatandikoze.

Kapompo bweyabadde ayogerako nemunamawulire womukutu gwa Fremer Media, yategezeza nti abantu banji enaku zino bagufudde mugano ogwokuyingira obusawo bwekinansi nekigendererwa ekyokunyaga abantu sente.

Kapompo yagenze mumaaso netegeza nti omusawo wekinansi yena gwekana tanda nakola ekikolwa ekyo ekyobufeere nti kanamujutuka

Nga asinzira ku offisi zabasawo bekinansi mu Uganda ezisangibwa e Busega, Kapompo yategezeza nti etemu libadde liyitiridde mubantu nga kino kivude kubano aberimbika mubusawo bwekinsi olusi okubatuma okusadaaka abantu.

“Abamu olusi bakozesa abakyaala mbu babawa luzaalo ekintu ekikyamu, empeewo tebajikunamya” –  Kapompo bweyategezeza.

Ono yawadde abantu amagezi nti singa waberawo aferebwa, osobola okumukubira kusimu ye eyomungalo

0776 920013 – Kapompo Badru

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

4 × 4 =

Most Popular

To Top