Brighton Juntunen simwana wange- Eddy Kenzo
Omuyimbi Edirisa Musuuza abasinga gwebayita Eddy Kenzo avuddeyo neyegaana okubeera nti ye taata wo mwana womutegesi webivulu amanyikibwa nga Nalongo Don Zella.
Obubaka obwenjawulo obubadde butambulira kumutimbagano nga bwoleka nga omwana Ono amanyikibwa nga Brighton Juntunen Musuuza bwali mutabani wa Eddy Kenzo era nga bagamba nti yamufanana nnyo ekintu ekiviriddeko omuyimbi Eddy Kenzo okwanjula ekika kye kyona, era okusinzira kububaka bweyatadde kumukutu gwe ogwa Facebook ategezeza bwati ”
I have seen many people on social media sharing these pictures nga babigase. I don’t know what your trying to mean!!
Brighton mutabani wa muganda wange Big eye and my sister Don Zera abantu bano baganda bange Ddala sagala muntabule nabo. Because I know them for all along time.
Nze nyina abaana banji bendabirira era nga mbayita baana bange era mbagala nyo.
But I only have 2 biological children. That’s Maya and Aamal, mukama bwaliba ampadde omwana omulala I will be telling you my people. era nga bwenababulira Maya and Aamal, I can’t hide my kids kubanga ekya muganda wage The let Paul kafero Kyatuwadde eky’okuyiga.
I come from 5 people family.
My big brother Mande Hassan male
Mande’s Daughter Namande Sheilat Nambooze.
My Young Sister KISAKYE BENITA Kiwalabye.
My 2 Dougherty’s Maya mirembe musuuza And Aamal Malaika musuuza.
Then me Edrisah musuuza Nkonge kiwalabye.
We are 5 from my father’s side Kati nga omugenzi Hassan Kiwalabye kirabira eye babase Ebwala masaka Buddu and we don’t know anyone else from his side yatugamba bafira mu lutaro nasigalawo yeka era nayingira Amaje, yali musirikale wabula yatugamba tusibuka ssenyange masaka Buddu.
On my mother’s side nali manyi maama wange Ne taata we. Bava Rwanda during Genocide nebadukira E’masaka Bona bafa era Bebase Kyotera, Budu side eyo nayo nekoma awo.
Maama wange yaleka Abana bana as in 4 but yazala 5 kids in omu nafa bali bamuyita Nambooze.3 boys 2 girls Omuwala eyasigala wo from my mother yabula During street hustle tetumanyi bamutwala we tried to find out naye nga tetuyina wetutandikira yabula tuli bato nyo nga era naye muto around 4 years. Bali bamuyita Basi Namugumya. Omulenzi ye manyi wali Wano mu Kampala Bamuyita Kavuma era yakula ne taata we. Remember Benita she is my step mum’s and I love Benita all my heart. She in Canada for study’s. story yange about family yeyo. Mungu bwaba enzijurudde mubulamu bwensi eno sagala Ntalo.
Eky’okubanga Mama wa Brighton yasalawo amubulemu elinya Musuuza tekirina buzibu wadde. Silaba lwaki mukifudde ensonga endala.
Nange nze mandera inspired by my big brother mande. And Nelson mandera shira bwaba erinya musuuza limunyumira why note. We are one. Brighton is my good friend era ampita uncle Eddy. Get well soon Brighton God is on your side. 🙏🏿🙏🏿”