Luganda news

Omukumi wa Bobi Wine bamuwangulide mumpaka za Mr Expendable

Omusajja wa Bobi Wine owokulusegere amanyikibwa ennyo nga Eddie Mutwe yawangudwa mumpaka ezabadde mu gulupu ku mutimbagano ogwa Facebook mumpaka za Mr Expendable.

Empaka zino zabadde zakufuna kifananyi kisinze kwagalibwa abanji (like) era nga wezatukidde kukamalirizo nga Eddie Mutwe ne Gasa Na bebazisigadeko boka.

Ekya Eddie Mutwe

Ekya Gasa Na

Wezatukidde kukamalirizo nga Eddie Mutwe afunye abagade ekifananyi kye Bali nkumi biri mulukaaga ate nga mune webabinsanye yamusinzeko “Likes’ 100 zokka era bwatyo nawangula ekirabo ekyaterebwawo ekyemitwalo 500,000 nga zino zabawebebwa kazitegeka mwoyo gwagwaanga Keyrah Minaj

Emboozi Eno ekuwandikibwa

Nyanzi Live :0706336713

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

14 + four =

Most Popular

To Top