Local entertainment news

Kaye Wisdom asisinkaganye Tamale Mirundi.

Lyabadde sanyu jerere nga omuvubuka  kawandula bigambo Kaye Wisdom asisinkagana nomuntu gwansinga okwegomba era gwayagala okubera nga ye nga Ono simulala ye mukulu Tamale Mirundi.

Kino kidiridde akabanga akanene nga mwana mulenzi ono anonya kungeri jayinza okusisinkana omuntu webiroto bye “Tamale Mirundi’ wabula nga abaganda webalugera nti ensozi zezitasisinkagana, abakulu bano basisinkanye era nebafunamu akaseera akasenyu bombi.

Kaye Wisdom yakopera ddala enjogera ya Tamale Mirundi nga kino kimwawula kubawagizi ba National Resistance Movement abalala, era nga wano ye akozesa akakisa kobutalumba munakisinde Kya people power omukulu Robert Kyagulanyi Sentamu.

Era nga bweri enkola ya Tamale Mirundi nti ye ogugwe gubeera gwakukuba tocci mubuli kimu awatali kubeera nakyekubiira mubibina byabufuzi, nomukulu Kaye Wisdom bwatyo bwali.

Read also: 2 NGO officials deported by NRM govt for supporting Bobi Wine.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

five × 4 =

To Top