Luganda news

Eddy Yawe azimbye mansion temanyi yamutowe Bobi Wine- Fremer Media

Omuyimbi ate nga musuubuzi amanyikibwa enyo nga Eddy Yawe nga ono muganda wamunabyabufuzi amanyikibwa nga Bobi Wine avudeyo nalaga amakka gge gazimbye e Kireka.

Amakka gano amazze akabanga nga agazimba kyadaki gatuse okugwa, nga era bwogagera geranya nagamuto we Bobi Wine agasangibwa e Magere, aga Eddy Yawe gandisinga.

Abasinga bebuza Eddy Yawe sente jazijja, ensonda enekusifu ziraga nga omukulu ono bwalina business ezenjawulo nga era mukusubula awamu nokutusa kontayina zebintu mu gwanga kyekimu kubimuwadde ensimbi.

Famire Bobi Wine jazalibwamu bona katonda yabawesa mutima gumu anti ne muto we BanjoMan emabegako yavaayo nalaga ekizimbe galikwoleka kyazimbye.

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

11 − 4 =

Most Popular

To Top