Ebikka bya Buganda ebirala bifunye ebibuumbe byabyo, keberamu ekika kyo.
By
Posted on
Ebibumbe by’Ebika ebirala musanvu (7) bitereedwa ku luguudo Kabakanjagala. Bino bye bino: Kayozi, Nkusu, Nkerebwe, Obutiko, Ngaali, Enjaza, n’Enjobe. Kati Ebika 33 bimaze okutekeebwa mu bifo byabyo.
Okuvva katikiro wa Buganda weyakwasibwa damula yobwa katikiro, binji bikyusemu nga kuno kuliko okuzimba Masengere, okukola terefina ya Buganda okuzimba amasomero awamu nekyokudabiriza olugudo lwa Kabakanjagala nga kuno kwali kulina okuberako ebibumbe byebika bya Buganda 52.
Ebimu kubibumbe ebiretebwa