news

Aba LDU bakudamu okubatendeka.

Omwogezi wamajje mugwanga Maj. general Richard Karemire avuddeyo nategeza nga bwebali munteka teka eyokuzayo eggye limukuuma byaalo erya LDU mukutendekebwa lisobole okutuuka kumutindo.

Omwogezi wamajje Maj.Gen. Richard Karemire

Kino kidiridde abantu abenjawulo okuvaayo nga bemulugunya kwosa nokwekokola bamukuuma byalo bano olwokukozesa obubi emigemera Wala (emundu) ekiviriddeko nabasinga okulusuulamu akaba.

Mubiisera bye kirwadde ekya Covid-19, abantu abasoba mu 8 bebateberezebwa okubanga batidwa bamukuuma byaalo bano.

Okusinzira ku mwogezi wamaggye yategezeza nti aba LDU balina okutendekebwa kwebatafuna ekintu ekibaletera okubulwa akobuntu ekivirako okukozesa emundu mubukyaamu

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

11 − three =

Most Popular

To Top