Ebyafaayo By’e Bintu Ng’a Tebya wandikibwa Mu Bitaabo By’e Byafaayo –Ate Ng’a Jebiri Munsi.
Twagala welabile bye wasooma mu bitaabo by’ ebyafaayo, kubanga birimu kyekubira olwo kunyonnyola oludda lumu olukwatagana kwebyo ebyali wo.Okutandiika n’olw’aleero ogenda yiga ku eby’afaayo by’ebintu ebiri munsi eno,ky’oka nga teby’awandikibwako Mubitaabo by’eby’afaayo ebisoomebwa abantu abenjawulo.
Omu Monko eyakazibwa ali mukibumbe kya Budda
Mu mwaka gw’a 2015,Bana sayansi okuva mu gw’anga ly’a Budaaki bakola CT Sikani kukibumbe kya Budda nga kitudde, ng’eno ekozesebwa okulaba ebintundu ebibeera munda nga tebilabibwa muntu akozeseza sikani yaka T.V ekika kya conventional X-rays .Munda mukibumbe kino basangamu ebintu by’e baalitebasubirirako ddala.
Ebyafaayo biraga nga munda mukibumbe basangamu omu monko nga amazemu emyaka lukkumi.Banasayansi bano bagamba nti omu monko ono yali ayambadde enyambala ya bamonko abasangibwa mu tempo z’abakyayina.
Ebyafaayo biraga nti omumonko ono yali anywa chayi eyalimu obutwa nga buno bwebwamukuma omubiri g’we obutalibwa nvunnyu kubanga gwaliko ebintu ebiringa sikulapu.
Abamonko sibangi abatekebwa mukibumbe ng’a kino ,wabula bakikolera abo abadde ekyokulabilako eri abalala,eri kano kaba kabonero akalaga nti omuntu oy’o bamusamu ekitibwa.