Sipika Kadaga akyalide omubaka Zaake mudwaliro jajanjabibwa
By
Posted on

Sipika wa paliyamenti ya Uganda oweki. Alitwala Kadaga akyalide omubaka Zaake mudwaliro jajanjabibwa e Rubaga.
Omubaka Zaake yakwatibwa emabegako oluvanyuma lwokugamba emmere eri abantu nga kino kyali kikontana nebiragiro bya Pulezident Museven kukutangira ekirwadde ekiretebwa Corona Virus.
Era nga ono mukumukwata yatulugunyizibwa ekyamuvirako okuba nga takyalaba wadde okwogera, Zaake oluvanyuma yatebwa oluvanyuma lwa polisi okumuwa bondi.
