Luganda news

Kasirye Gwanga alimumbera mbi addusibwa mudwaliro – Fremer Media

Posted on

Munamajje eyaganyuka Maj. Gen. Kasirye Gwanga addusibwa mudwaliro erye Nakasero nga biwala ttaaka.

Okusinzira kuba family ye bategezeza nti omukulu ono yagudemu obulwadde ekiro ekyakeseza enkya yaleero era bwatyo nadusibwa mudwaliro lye Nakasero.

Kasirye Gwanga yasembayo okutwalibwa mu dwaliro nga enaku zomwezi 10 ogwokuna gwomwaka guno bweyali akwatibwa natwalibwa mu balakisi yamajje e Mbuya nga Eno kigambibwa nti yalwalirayo bwatyo natwalibwa mu dwaliro lya majje.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

five + 16 =

Most Popular

Exit mobile version